Home Latest Music Lyrics Ekyama by Rema Namakula

[Lyrics] Ekyama by Rema Namakula

1028
Ekyama Lyrics by Rema Namakula

Rema Namakula has released her latest singer dubbed Ekyama. In the song, Rema narrates how love forced her to expose the secret she had with Dr. Hamza Sebunya behind Eddy Kenzo’s back. The two lovebirds are all leaving a dream love story.

Stream and Download the song below.

[Free Download] Ekyama by Rema Namakula

Ekyama Lyrics by Rema Namakula

-Intro-

Ekyaama
Twasiizza Ekyaama……

[Pre-chorus]

Nakufuna ng’alonze akavangata…..
Bintu bya mutima nze samannya…..eeeeeh!
Nagezaako dda byalema
Nga njagala manye (Tebyamala)
kubyayiika
Omukwano kawoowo
Maama kokole otya….
Nebwosiba evvumbe, bivaayo n’ebyeyassa
Nze nafumba luvuutu (Samannya)
Ebijja mu maaso (Samannya)
Nti aliba ani okulujjula
Laba wuuno enoooo..

[Chorus]

Ebyaali eby’ekyaama
(Ekyaama, Twasiizza ekyaama)
Twasiizza ekyaama
(Ekyaama, twasizza ekyaama)
Biri bye twakweka
(Ekyaama, Twasiizza ekyaama)
Bye bifuuse ensonga
(Ekyaama, Twasiizza ekyaama)
Ebyaali eby’ekyama
(Ekyaama, Twasiizza ekyaama)
Twasizza ekyaama
(Ekyaama, Twasiizza ekyaama)

[Verse 1]

Omukwano mugyoozi.. kokole otya Togwewala
Gwa nkwasa lumu ng’enjoka bwezeyisa
Nze eyali yemanyi mu love ssigonzebwa — Haaaaaa
Mpola mpola omutima nga gubbibwa
Bwenakuuma ebyaama
N’ebifuuka ebyaama
Laavu ogyooga..
Laba bwonkuba engwaala……ayiiiii
Bangamba kawoowo, mukwano kokole otya
Ngansibye evvumbe, guvuddeyo nebyeyasa

[Chorus]

Ebyaali eby’ekyaama
(Ekyaama, Twasiizza ekyaama)
Twasiizza ekyaama
(Ekyaama, twasizza ekyaama)
Biri bye twakweka
(Ekyaama, Twasiizza ekyaama)
Bye bifuuse ensonga
(Ekyaama, Twasiizza ekyaama)
Ebyaali eby’ekyama
(Ekyaama, Twasiizza ekyaama)
Twasizza ekyaama
(Ekyaama, Twasiizza ekyaama)

[Verse ]

Omukwano gwaffe Y’empagi yaffe
Kwetwesibye kwetwekumide
Olwazi olumpaniridde…eeeeeh
Ssi masaali nti neyiisa
Ekyeggyo Yakinkola
Ke kaseela nze neyise
Mukuuma nga nthimbi… ampunnyira nga dollar
N’akigambye ne maama nze nankuba akaama
Yangambye kawoowo…. love kokole otya
Nebwosiba evvumbe, bivaayo nebyeyasa!!

-Outro-

Ebyaali eby’ekyaama
(Ekyaama..eeeee, Twasiizza ekyaama)
Twasiizza ekyaama
(Ekyaama ….love eno aah, twasizza ekyaama)
Biri bye twakweka (ekyaama) … mukwano
(Twasiizza ekyaama)
Bye bifuuse ensonga
(Ekyaama….labayo.. Twasiizza ekyaama)
Ebyaali eby’ekyama
(Ekyaama, Twasiizza ekyaama)
Twasizza ekyaama
(Ekyaama, Twasiizza ekyaama)

Ekyaama……..Twasiizza ekyaama
Ekyaama……..Twasiizza ekyaama

-END-

Lyrics video below